Search form

Okuva 12:15

Embaga ey'emigaati egitazimbulukusibbwa

15“Ennaku musanvu mulirya emigaati egitazimbulukusibbwa. Ku lunaku olw'olubereberye munaggyangamu ekizimbulukusa mu nnyumba zammwe, kubanga buli alya emigaati egizimbulukusibbwa okuva ku lunaku olw'olubereberye okutuusa olunaku olw'omusanvu, anaaboolebwanga mu Isiraeri.

Revised Luganda Bible

© Bible Society of Uganda

More Info | Version Index