Search form

Okuva 2:14

14Omusajja n'amuddamu nti, “Ani eyakufuula omukulu era omulamuzi waffe? Oyagala kunzita nga bwe wasse Omumisiri?” Musa n'atya n'agamba mu mutima gwe nti, “Mazima abantu baategedde kye nnakoze.”

Revised Luganda Bible

© Bible Society of Uganda

More Info | Version Index