Search form

Okuva 7:19

19Mukama n'agamba Musa nti, “Gamba Alooni nti, ‘Twala omuggo gwo ogugololere ku mazzi g'e Misiri: ku migga gyabwe, ku myala gyabwe, ku bidiba byabwe ne ku nnyanja zaabwe zonna ez'amazzi, gafuuke omusaayi.’ Omusaayi gubeera mu nsi yonna ey'e Misiri, mu ntiba ez'emiti ne mu nsuwa ez'amayinja.”

Revised Luganda Bible

© Bible Society of Uganda

More Info | Version Index